Proverbs 21:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amakubo gonna ag'omuntu ku ye gaba maluŋŋamu; kyokka Omukama y'apima emitima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli kkubo lya muntu liba ng’ettuufu mu maaso ge, naye Mukama apima omutima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli kkubo ery'omuntu ddungi mu maaso ge ye: Naye Mukama y'apima emitima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu ayinza okulowooza nti buli ky'akola kituufu; naye Mukama ye apima ekigendererwa ky'omutima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli kkubo ery'omuntu ddungi mu maaso ge ye: Naye Mukama ye apima emitima.