Proverbs 21:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omugezi awalampa ekibuga ky'ab'amaanyi, n'amenyawo ekigo kye babadde beesiga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu ow’amagezi alumba ekibuga eky’abazira nnamige, era n’asesebbula enfo yaabwe gye beesiga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omulwanyi ow'amagezi awangula ekibuga ky'ab'amaanyi, N'amenya ebisenge byakyo bye beesiga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omutabaazi ow'amagezi, awangula ekibuga ky'ab'amaanyi, n'amenya ebisenge byakyo bye beesiga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu ow'amagezi alinnya mu kibuga eky'ab'amaanyi, N'akkakkanya amaanyi ag'obugumu bwakyo.