Proverbs 21:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Atangira emimwa gye n'olulimi lwe yeewonya emitawaana mingi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Afuga akamwa ke n’olulimi lwe, yeewoonya emitawaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli eyeegendereza mu by'ayogera, Yeewonya emitawaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli eyeegendereza mu by'ayogera, yeewonya emitawaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli akuuma akamwa ke n'olulimi lwe Akuuma emmeeme ye obutalaba nnaku.