Proverbs 21:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olunaku lwonna yeegomba kino na kiri; ye omutuukirivu awa nga tasikattira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olunaku lwonna aba yeegomba kweyongezaako, naye omutuukirivu agaba awatali kwebalira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olunaku lwonna, omubi yeegomba okubaako ky'afuna; Naye omutuukirivu takodowala, agaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olunaku lwonna, omubi yeegomba kubaako by'afuna; naye omulungi agaba, era takodowala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wabaawo ayaayaana ennyo okuzibya obudde: Naye omutuukirivu awa n'atamma.