Proverbs 21:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omubi yeekaza, naye omuntu omwesimbu yekkaanya amakubo ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu omubi yeekazaakaza, naye omuntu ow’amazima yeegendereza amakubo ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu omubi yeekazakaza; Naye omugolokofu yeegendereza amakubo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu omubi, yeekazaakaza ku maaso; naye omulungi, teyeetya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu omubi akakanyaza amaaso ge: Naye omugolokofu aliraanya amakubo ge.