Proverbs 21:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaaso ameepansi n'omutima omwekuza, ttawaaza ya bugwenyufu, kibi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaaso ageegulumiza, n’omutima ogw’amalala, ye ttabaaza y’ababi, era ebyo kwonoona.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amaaso ageegulumiza n'omutima ogw'amalala, Ebyo byombi bibi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababi bafugibwa kwekulumbaza, na kwegomba okubi; era ebyo byonna, bibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amaaso ageegulumiza n'omutima ogw'amalala, Ye ttabaaza ey'ababi, kwe kwonoona.