Proverbs 21:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obugagga obufune n'olulimi olulimba, mukka ogufuumuuka era mitego gya lumbe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okufuna obugagga n’olulimi olulimba, mpewo buwewo etwalibwa eruuyi n’eruuyi era mutego gwa kufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obugagga obufunibwa mu bulimba, Buyita nga mpewo, ababunoonya banoonya okufa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obugagga obufunibwa mu bulimba, buyita nga mpewo, tebusimba; abwagala, anoonya kufa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okufuna obugagga n'olulimi olulimba Mukka ogutwalibwa eruuyi n'eruuyi; ababunoonya banoonya okufa.