Proverbs 21:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ababi, obukambwe bwabwe bulibamalawo, kubanga baagaana okukola ebituufu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obukambwe bw’ababi bulibamalawo, kubanga bagaana okukola eby’ensonga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obukambwe bw'ababi bulibamalawo, Kubanga bagaana okukola eby'amazima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababi bamalibwawo obukambwe bwabwe, kubanga bagaana okukola eby'obwenkanya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekyejo eky'ababi kiribamalawo; Kubanga bagaana okukola eby'ensonga.