Proverbs 21:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekkubo ly'azzizza omusango lyenyooleza, wabula empisa z'omutuufu nnuŋŋamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekkubo ly’abazza emisango liba kyamu, naye ery’abataliiko musango liba golokofu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekkubo ly'oyo azziza omusango si golokofu; Naye omulongoofu yeeyisa bulungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obulamu bw'ababi, tebubaamu bwesimbu; naye omulongoofu, akola ebituufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekkubo ly'oyo eyeebinise omusango likyamakyama nnyo nnyini: Naye omulongoofu omulimu gwe mulungi.