Proverbs 22:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oli ayagala omutima omutukuvu, oyo ow'emimwa egisikiriza, kabaka aliba mukwano gwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu eyeegomba omutima omulongoofu era ayogera n’eggonjebwa, talirema kuganja ewa kabaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayagala omutima omulongoofu, n'okwogera eby'ekisa, afuuka mukwano gwa kabaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayagala omutima omulongoofu n'okwogera ebigambo eby'ekisa, afuuka mukwano gwa kabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ayagala omutima omulongoofu, Olw'ekisa eky'omu mimwa gye kabaka kyanaavanga abeera mukwano gwe.