Proverbs 22:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaaso g'Omukama gakuuma okutegeera, naye atabula ebigambo by'omubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amaaso ga Mukama galabirira amazima, era adibya entegeka z’abatali beesigwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama yeekaliriza okulaba ng'amazima gakuumibwa; Naye azikiriza enkwe z'abalimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama yeekaliriza okulaba ng'amazima gakuumibwa; era azikiriza enkwe z'abalimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amaaso ga Mukama gakuuma oyo alina okumanya, Naye asuula ebigambo eby'omuntu asala enkwe.