Proverbs 22:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga kisanyusa bw'olibikuuma mu mutima gwo, nga biri bulindaala ku mimwa gyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kibeera kya ssanyu bw’obikwata ku mutima gwo, n’oba mwetegefu okubiddamu byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kiba kirungi, singa osobola okubijjukira, Era n'obijulizanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kiba kirungi, singa osobola okubijjukira, nga tosikattira na mu kubijuliza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga kigambo kya ssanyu bw'obeera nabyo mu nda yo, Bwe binywerera wamu ku mimwa gyo.