Proverbs 22:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sikulwa ng'olabira ku ye, ne weesuula mu mitego.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
oleme okuyiga amakubo ge ne weesuula mu mitawaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
si kulwa ng'oyiga emize gye, Ate n'olemwa okugivaamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
sikulwa ng'oyiga emize gyabwe ate n'olemwa okugivaamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olemenga okuyiga amakubo ge, N'ofunira emmeeme yo ekyambika.