Proverbs 22:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tobalirwanga mu beeyimirira, oba mu bassizaawo amabanja akabega.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Teweegattanga ku abo abeeyama, newaakubadde ku abo abeeyimirira ab’amabanja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tobanga omu ku abo abeeyama, Okusasula amabanja ga balala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tobanga omu ku abo abeeyama, okusasula amabanja g'abalala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tobanga ku muwendo gw'abo abakuba mu ngalo, Newakubadde ogw'abo abeeyimirira amabanja: