Proverbs 22:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olaba omuntu omumanyirivu ku mulimu gwe? Aliweereza bakabaka, si kikye okuweereza abantu abatategeerekeka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omanyi omuntu omunyiikivu era omukugu mu mulimu gwe? Aliweereza bakabaka; taliweereza bantu batamanyiddwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olaba omuntu anyiikira mu mulimu gwe? aliyimirira mu maaso ga bakabaka; Taliyimirira mu maaso g'abakopi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu anyiikira okukola, aba takyali mu bantu ba bulijjo; asaanira kubeeranga mu maaso ga bakabaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olaba omuntu anyiikira mu mulimu gwe? aliyimirira mu maaso ga bakabaka; Taliyimirira mu maaso ga bakopi.