Proverbs 23:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tojjululanga bituuti eby'edda; toyingiriranga ttaka lya bamulekwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tojjululanga nsalo ey’edda, so toyingiriranga nnimiro za bamulekwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tojjululanga kabonero ka nsalo ak'edda; So toyingiranga nnimiro za bamulekwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tojjululanga kabonero ka nsalo ak'edda, era toyingiriranga kibanja kya bamulekwa;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tojjululanga kabonero ka nsalo ak'edda; So toyingiranga mu nnimiro ez'abatalina bakitaabwe: