Proverbs 23:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nzenna muli ndisagambiza, emimwa gyo bwe giryogera ebigambo ebituufu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnaajjaguzanga okuva ku ntobo y’omutima gwange, bw’onooyogeranga ebituufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Weewaawo, emmeeme yange eneesanyuka, Bw'onooyogeranga eby'ensonga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala nja kusanyukanga, bw'onooyogeranga eby'amagezi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, emmeeme yange eneesanyuka, Emimwa gyo bwe gyogera eby'ensonga.