Proverbs 23:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Teweegattanga n'abo abeekamirira omwenge; oba mu abo abaluvuubanira ennyama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Teweegattanga ku abo abeekamirira omwenge, n’abalulunkanira ennyama:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tobanga ku muwendo gw'abo abeekamirira omwenge; Wadde mu abo abeevuubiika ennyama:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tobanga mu abo abeekamirira omwenge, wadde mu abo abalulunkanira ennyama,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tobanga ku muwendo gw'abo abeekamirira omwenge; Mu abo abeevuubiika ennyama: