Proverbs 23:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga abatamiivu n'abaluvu baavuwala, anti okubongoota kwambaza omuntu obuziina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga omutamiivu n’omuluvu baavuwala, n’okubongoota olutata kubambaza enziina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga omutamiivu n'omuluvu balituuka mu bwavu: N'okubongoota kunaayambazanga omuntu enziina.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga omutamiivu n'omuluvu, balifuuka baavu, ne batuuka n'okwambala enziina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga omutamiivu n'omuluvu balituuka mu bwavu N'okubongoota kunaayambazanga omuntu enziina.