Proverbs 23:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kitaawe w'omwana omutuukirivu aba musanyufu ddala; azaala omwana omugezi amwesiimiramu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kitaawe w’omutuukirivu alina essanyu lingi, n’oyo azaala omwana ow’amagezi amwenyumiririzaamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kitaawe w'omutuukirivu anaasanyukanga nnyo: N'oyo azaala omwana ow'amagezi anaamwenyumiririzangamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kitaawe w'omuntu omulungi, anaasanyukanga nnyo; n'oyo azaala ow'amagezi, anaamwenyumiririzangamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kitaawe w'omutuukirivu anaasanyukanga nnyo: N'oyo azaala omwana ow'amagezi anaabanga n'essanyu.