Proverbs 23:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kitaawo ne nnyoko basanyuke; omukazi eyakuzaala asanyuke.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Leka kitaawo ne nnyoko basanyuke, omukazi eyakuzaala ajaguzenga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Osaanye osanyusenga Kitaawo ne nnyoko, Omukazi eyakuzaala ajaganyenga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Osaanye osanyuse kitaawo ne nnyoko, omukazi eyakuzaala ajaganye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kitaawo ne nnyoko basanyukenga, N'omukazi eyakuzaala ajaguzenga.