Proverbs 23:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Situla amaaso otunuulire obugagga, buliba tebukyaliwo; kubanga bumera ebiwaawaatiro ne bubuuka ng'empungu nga bulaga waggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eby’obugagga obikubako eriiso limu nga by’agenze dda, kubanga ddala bimera ebiwaawaatiro ne bibuuka mu bbanga ng’empungu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oneekalirizanga amaaso ku ekyo ekitaliiwo? Kubanga mazima obugagga bwefunira ebiwaawaatiro, Ng'empungu ne bubuuka mu bbanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Osimbira ki amaaso ku binaayita obuyisi? Kubanga mazima obugagga bwefunira ebiwaawaatiro ng'empungu, ne bubuuka mu bbanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oneekalirizanga amaaso ku ekyo ekitaliiwo? Kubanga mazima obugagga bwefunira ebiwaawaatiro, Ng'empungu ebuuka mu bbanga.