Proverbs 23:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tolyanga mmere ya muntu muganiriza, tolulunkaniranga mmere ye ya kawoowo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tolyanga mmere ya muntu mukodo, wadde okwegomba ebirungi by’alya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tolyanga mmere y'oyo alina eriiso ebbi, So tolulunkaniranga byassava bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tolyanga mmere ya muntu eyeefaako yekka, wadde okululunkanira ebyassava by'agabula!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tolyanga mmere y'oyo alina eriiso ebbi, So teweegombanga nva ze nnungi: