Proverbs 24:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'oterebuka mu kaseera ak'akabenje, amaanyi ng'oba na matono ddala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’oyongobera mu kiseera eky’ebizibu, olwo ng’olina amaanyi matono!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'ozirikira ku lunaku lw'ofuniddeko ebizibu, Amaanyi go gaba matono.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'onafuyira mu kiseera mw'ofunidde ebizibu, ddala amaanyi go gaba matono.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'ozirika ku lunaku olw'okulabirako obuyinike, Amaanyi go nga matono.