Proverbs 24:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sikulwa ng'Omukama akiraba n'asanyuka, n'alekera awo okumusunguwalira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Si kulwa nga Mukama akiraba ne kitamusanyusa, n’amusunguwalira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama alemenga okukiraba ne kimunyiiza, N'alekera okumusunguwalira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga Mukama bw'alaba ng'okoze bw'otyo, anyiiga, n'alekera awo okumusunguwalira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama alemenga okukiraba ne kimunyiiza, N'akyusa obusungu bwe okumuvaako.