Proverbs 24:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye abo abaligumusalira, biribagendera bulungi; omukisa omulungi gulibakkako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abo abasalira omusobya omusango ne gumusinga banaabanga n’essanyu, n’omukisa omulungi gulibatuukako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abo abanenya asobeza banaafunanga essanyu, Era banaabeeranga n'omukisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abo ababonereza omusobya, banaafunanga essanyu, era banaabeeranga n'omukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abo abamunenya be baliba n'essaayu, N'omukisa omulungi gulibatuukako.