Proverbs 24:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omugezi aba wa maanyi okusinga kirimaanyi, n'omutegeevu, okusinga binywera,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu ow’amagezi aba n’obuyinza, n’omuntu alina okumanya yeeyongera amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu ow'amagezi aba wa maanyi; Weewaawo, omuntu alina okumanya abeera n'obuyinza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu omugezi ye wa maanyi, ddala omuntu omutegeevu ye w'obuyinza,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu ow'amagezi aba wa maanyi; Weewaawo, omuntu alina okumanya ayongera obuyinza.