Proverbs 24:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omusiru by'alowooza okukola biba kibi; omunyoomi abantu bamwenyinyala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Entegeka ez’obusirusiru muvaamu kwonoona, abantu beetamwa omukudaazi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okulowooza kw'omusiru kuba kwonoona, Era omunyoomi abantu bamwetamwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusiru buli ky'ateekateeka okukola, kiba kibi; era abantu beetamwa omunyoomi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okulowooza kw'omusirusiru kwonoona: Era omunyoomi wa muzizo eri abantu.