Proverbs 25:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omulabe wo nga muyala, muwe ekyokulya, nga muyonta, muwe ekyokunywa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omulabe wo bw’aba alumwa enjala, muwe emmere alye, bw’aba alumwa ennyonta muwe amazzi anywe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omulabe wo bw'alumwanga enjala, omuwanga emmere ey'okulya; Era bw'alumwanga ennyonta omuwanga amazzi okunywa:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omulabe wo bw'alumwanga enjala, omuwanga emmere n'alya; era bw'alumwanga ennyonta, omuwanga amazzi n'anywa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omulabe wo bw'alumwanga enjala, omuwanga emmere ey'okulya; Era bw'alumwanga ennyonta, omuwanga amazzi okunywa: