Proverbs 25:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Woza ensonga zo ne munno, kyokka tobikkulanga kyama kya mulala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’owozanga ne muliraanwa wo, tobikkulanga kyama kya muntu mulala,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wozanga ensonga yo ne munno yennyini, So tobikkulanga kyama kya munno.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'obangako ensonga ne munno, muginnyonnyolaganenga mwembi. Ebadde ey'ekyama, togimanyisanga balala,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wozanga ensonga yo ne munno yennyini, So tobikkulanga kyama kya beene: