Proverbs 26:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omunafu omukono agukweka mu kibya, tasobola na kuguzza eri kamwa ke.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omugayaavu akoza n’engalo ze mu kibya, naye olw’obunafu bwe n’atasobola kuzizza mu kamwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omugayaavu akoza emmere mu kibya; Ne kimukooya okugiteeka mu kamwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omugayaavu akoza emmere mu kibya, ne yeekanasa okugiteeka mu kamwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omugayaavu alina amagezi mu kulowooza kwe ye Okukira abantu omusanvu abayinza okuleeta ensonga.