Proverbs 26:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omunafu yeeraba nti mugezi okusinga abantu omusanvu abaanukula n'obwegendereza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omugayaavu alowooza nti mugezi, okusinga abantu omusanvu abaddamu ebibuuzo mu butuufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omugayaavu alowooza nti mugezi okusinga abantu omusanvu, Aboogera batereeza ensonga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omugayaavu alowooza nti mugezi okusinga abantu abangi, aboogera batereeza ensonga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ayitawo ne yeeraliikirira olw'empaka ezitali zize Aliŋŋanga akwata embwa ku matu.