Proverbs 26:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ng'omulalu akasuka ebitawuliro, n'obusaale obw'akabenje,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ng’omulalu akasuka emmuli ez’omuliro oba obusaale obutta,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ali ng'omulalu akasuka amanda agaaka omuliro, Oba obusaale n'ebissi ebirala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ali ng'omulalu akasuka amanda, agaaka omuliro, oba obusaale n'ebissi ebirala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'atyo bw'abeera omuntu alimba munne, N'ayogera nti Sizannya buzannya?