Proverbs 26:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bw'atyo bw'ali n'omuntu alimba munne ate n'awoza: “Mbadde nsaaga busaazi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bw’abeera omuntu alimba munne, n’agamba nti, “Mbadde nsaaga busaazi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'oyo omuntu alimba munne, N'agamba nti, “Mbadde nsaaga busaazi,” bw'atyo bw'aba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'oyo awubisa munne, n'agamba nti: “Mbadde nsaaga busaazi,” bw'atyo bw'aba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Enku nga zibuze omuliro kyeguva guzikira: Era awabuze omugeyi, okuyomba kuggwaawo.