Proverbs 26:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukyayi abuzaabuza n'emimwa gye, naye nga munda mu mutima aterese bulimba busa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu ow’enkwe alimbalimba n’emimwa gye naye ng’aterese obulimba mu mutima gwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu alina obukyayi akuusakuusa mu bigambo bye, Atereka obubi mu mutima gwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukuusa akweka obukyayi bwe mu bigambo ebikwenyakwenya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bw'ayogeranga eky'okwegonza, tomukkirizanga: Kubanga mu mutima gwe mulimu eby'emizizo musanvu: