Proverbs 26:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'ayogera nga yeegonza tomwesiga, kubanga mu mutima gwe mulimu ebyenyinyalwa musanvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wadde nga by’ayogera bisanyusa, tomukkiririzaamu kubanga eby’emizizo musanvu bijjuza mu mutima gwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bw'ayogeranga eky'okwegonza, tomukkirizanga: Kubanga mu mutima gwe mulimu eby'emizizo musanvu:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'ayogera eby'ekisa, tobikkiriza, kubanga omutima gwe gukubyeko obukyayi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okukyawa kwe newakubadde nga kwebikkako obukuusa, Obubi bwe bulyolesebwa mu lwatu mu maaso g'ekibiina.