Proverbs 26:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Asima obunnya alibugwamu; ayiringisa ejjinja lirimuyiringitirako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli asima ekinnya y’alikigwamu, n’oyo aliyiringisa ejjinja gwe liriddira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli asima obunnya, aligwa omwo: N'oyo ayiringisa ejjinja, liridda ku ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyo asima obunnya, alibugwamu; n'oyo ayiringisa ejjinja, lirimuddira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olulimi olulimba lukyawa abo be lwafumita; N'akamwa akanyumiriza kaleeta okuzikirira.