Proverbs 26:28 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olulimi olulimba lukyawa be lulumya, n'akamwa akanyumiikiriza kazaala kuzikirira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olulimi olulimba lukyawa abo be lufumita, n’akamwa akawaanawaana kaleeta okuzikirira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omulimba akyawa abo baalimba; N'akamwa akanyumiriza kaleeta okuzikirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omulimba akyawa abo b'alimba; era n'okuwaanawaana, kuleeta okuzikirira.