Proverbs 26:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omusiru tomuddangamu ng'ogerera ku busiru bwe, sikulwa nga naawe omufaanana obusiru.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Toyanukulanga musirusiru ng’obusirusiru bwe, bwe buli, oleme kubeera nga ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Toddangamu musirusiru ng'obusirusiru bwe bwe buli, Era naawe olemenga okumufaanana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibuuzo ky'omusiru tokiddangamu mu ngeri ya busiru, naawe oleme kumufaanana busiru.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Toddangamu musirusiru ng'obusirusiru bwe bwe buli, Era naawe olemenga okumufaanana.