Proverbs 27:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Teweewaaniranga mu bya nkya, kubanga olunaku bye lunaaleeta tobimanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Teweenyumirizanga mu bya nkya, kubanga olunaku bye lunaaleeta tobimanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Teweenyumirizanga lwa bya nkya; Kubanga tomanyi bwe binaaba ku lunaku olwo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Teweenyumirizanga lwa binaabaawo nkya, kubanga olunaku bye lunaaleeta tobimanyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Teweenyumirizanga bya nkya; Kubanga tomanyi bwe binaaba olunaku bye luyinza okuzaala.