Proverbs 27:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okumuziyiza oba ng'aziyiza empewo; oba ng'oli afunyira omuzigo mu kikonde kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okumuziyiza obanga aziyiza empewo oba ng’anyweza omuzigo mu ngalo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okumuziyiza kuba nga kuziyiza mpewo ekunta; Oba kiringa okukwata amafuta, mu mukono.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kizibu nnyo okumusirisa; kiba nga kuziyiza mpewo ekunta, oba okunyweza ekintu mu mukono, nga kiseerera amafuta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ayagala okumuziyiza aziyiza empewo, N'omukono gwe ogwa ddyo gulwana n'amafuta.