Proverbs 27:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omusiru ne bw'omusekula mu kinu, n'omusekula ng'eŋŋano n'omusekuzo, tolimwawukanya na busiru bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bw’osekula omusirusiru mu kinu, nga bw’osekula emmere y’empeke mu kinu, obusirusiru bwe tobumuggyaamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omusiru ne bw'omukuba okujula okumutta obussi, Obusiru bwe tebumuvaako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusiru ne bw'omukuba okujula okumutta obussi, era obusiru bwe tebumuvaako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bw'osekula omusirusiru mu kinu n'omusekuzo mu kasooli omusekule, Era naye obusirusiru bwe tebuumuvengako.