Proverbs 27:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obusungu bukambwe n'obuswandi busaanyaawo, Ani ayinza okugumira obuggya?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obusungu bwa ttima, n’ekiruyi kifugira ddala nnyo, naye ani ayinza okwolekera amaaso g’obuggya?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obusungu bukambwe, n'ekiruyi kizikiriza; Naye tebyenkana buggya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obusungu n'ekiruyi bikambwe, era bizikiriza ebintu; naye tebyenkana buggya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obusungu bukambwe, n'ekiruyi mukoka; Naye ani ayinza okuyimirira awali obuggya?