Proverbs 27:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebiwundu akwagala by'akussaako biba bya mazima, naye okunywegera kw'akukyaye kubeera kwa bulimba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okunywegera kw’omulabe kwandiba okungi, naye ebiwundu by’okunenya kw’owoomukwano tebitiisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Weesige mukwano gwo akunenya, Naye sso si mulabe wo akuwaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Weesige mukwano gwo akunenya, naye sso si mulabe wo akuwaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebiwundu eby'omukwano byesigwa: Naye okunywegera kw'omulabe kuba kungi nnyo nnyini.