Proverbs 28:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yeesiimye omuntu bulijjo atya Katonda, naye agugubya omutima gwe agwa mu kabi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alina omukisa omuntu atya Mukama ebbanga lyonna, naye oyo akakanyaza omutima gwe abonaabona.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alina omukisa omuntu atya Mukama mu biro byonna. Naye oyo akakanyaza omutima gwe aligwa mu kabi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Assaamu Mukama ekitiibwa bulijjo, aliba wa mukisa; naye amujeemera, aligwa mu kabi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alina omukisa omuntu atya mu biro byonna. Naye oyo akakanyaza omutima gwe aligwa mu kabi.