Proverbs 28:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eyeerimira ettaka lye alikkuta emmere, naye adda mu bitaliimu alikkuta obwavu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu alima ennimiro ye aliba n’emmere nnyingi, naye oyo ali mu birowoozo ebitaliimu alifa bwavu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omulimi omunyiikivu, aliba n'emmere nnyingi; Naye ayita n'abagayaavu, anaabeeranga mwavu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omulimi omunyiikivu, aliba n'emmere nnyingi; naye ayita n'abagayaavu, anabeeranga mwavu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alima ensi ye aliba n'emmere nnyingi: Naye agoberera abantu abataliiko kye bagasa aliba n'obwavu obulimumala.