Proverbs 28:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuntu omwesigwa alifa emikisa obungi, naye awaalirira okugaggawala amangu taliwona kibonerezo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omusajja omwesigwa aliweebwa emikisa mingi, naye oyo ayanguyiriza okugaggawala talirema kubonerezebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuntu omwesigwa alifuna emikisa; Naye abuguutanira okugaggawala talirema kubonerezebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuntu omwesigwa, alifuna emikisa; naye abuguutanira okugaggawala, talirema kubonerezebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuntu omwesigwa aliba n'okwebazibwa kungi: Naye ayanguwa okugaggawala taliwona kubonerezebwa.