Proverbs 28:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akomako munne, oluvannyuma alizuula obuganzi okukira ow'akalimi akaseemyaseemya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyo anenya omuntu, oluvannyuma aliganja, okusinga oyo awaaniriza n’olulimi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Agolola munne ensobi, oluvannyuma aliganja, Okusinga oyo amuwaanawaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Agolola munne ensobi, oluvannyuma aliganja, okusinga amuwaanawaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Anenya omuntu oluvannyuma alyeyongera okuganja Okusinga oyo anyumiriza n'olulimi.