Proverbs 28:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abba kitaawe ne nnyina n'awoza nti: “Si musango,” wa mukwano n'omutemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli anyaga kitaawe, oba nnyina, n’agamba nti, “Si nsonga,” afaanana n’oyo azikiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Buli anyaga kitaawe oba nnyina n'ayogera nti Si musango; Afaanana n'omutemu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli alowooza nti si musango okubba ebintu bya kitaawe oba ebya nnyina, aba wa kinywi kimu n'omutemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Buli anyaga kitaawe oba nnyina n'ayogera nti Si musango; Oyo ye munne w'omuzikiriza.