Proverbs 28:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ow'omululu asiikuula nnyombo; naye eyeesiga Omukama aliba n'omukisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuntu ow’omululu aleeta oluyombo, naye oyo eyeesiga Mukama aligaggawazibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ow'omwoyo ogw'omululu aleeta oluyombo: Naye eyeesiga Mukama anaabanga n'omukisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Alulunkanira ebintu, aleeta ennyombo; naye eyeesiga Mukama, anaabanga n'omukisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ow'omwoyo ogw'omululu aleeta oluyombo: Naye eyeesiga Mukama aligejja.